Abalam 5:23 - Luganda Bible 200323 Malayika wa Mukama agamba nti: “Mukolimire Merozi mukolimire n'abatuuze baamu, kubanga tebadduukirira Mukama mu kulwanyisa ab'amaanyi.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Mukolimire Merozi, bw'ayogera malayika wa Mukama, Mukolimire nnyo abaatuula omwo; Kubanga tebadduukirira Mukama, mu kulwanyisa ab'amaanyi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Malayika wa Mukama n’agamba nti, ‘Mukolimire Merozi. Mukolimire nnyo ababeera e Merozi; kubanga tebeetaba mu lutalo lwa Mukama. Tebaalwetabaamu nga Mukama Katonda alwanyisa ab’amaanyi.’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Mukolimire Merozi, bw'ayogera malayika wa Mukama, Mukolimire nnyo abaatuula omwo; Kubanga tebadduukirira Mukama, Tebadduukirira Mukama awali ab'amaanyi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 “Malayika w'Omukama n'agamba: ‘Vumirira Merozi, vumirira ne ssekuvumirira abakisulamu, kubanga tebajja kuyamba Mukama, kuyamba Mukama kulwanyisa ba maanyi.’ See the chapterLuganda DC Bible 200323 Malayika wa Mukama agamba nti: “Mukolimire Merozi mukolimire n'abatuuze baamu, kubanga tebadduukirira Mukama mu kulwanyisa ab'amaanyi.” See the chapter |