Online Bible

- Advertisements -




Abalam 5:2 - Luganda Bible 2003

2 Mutendereze Mukama, kubanga abakulembeze mu Yisirayeli baamalirira okulwana, era n'abantu ne beewaayo nga beeyagalidde.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 “Mumwebaze Mukama, kubanga abakulembeze mu Isiraeri baamalirira okulwana, era n'abantu ne beewaayo nga beeyagalidde.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 “Mutendereze Mukama kubanga mu Isirayiri abakulembeze baatuukiriza omulimu gwabwe n’abantu ne beewaayo nga baagala.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Kubanga abakulembeze baakulembera mu Isiraeri, Kubanga abantu beegabula bokka nga baagala, Mumwebaze Mukama.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 “Abagabe bwe beesowolayo mu Yisirayeli, abantu bwe beewaayo kyeyagalire, mutendereze Omukama.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Mutendereze Mukama, kubanga abakulembeze mu Yisirayeli baamalirira okulwana, era n'abantu ne beewaayo nga beeyagalidde.

See the chapter Copy




Abalam 5:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements