Online Bible

- Advertisements -




Abalam 5:19 - Luganda Bible 2003

19 Bakabaka baalwanira e Taanaki ku mazzi g'e Megiddo. Bakabaka b'e Kanaani baalwana, ne batafuna munyago gwa nsimbi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Bakabaka balwanira e Taanaki ku mazzi g'e Megiddo. Bakabaka b'e Kanani balwana, ne batafuna munyago gwa feeza.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 “Ku mugga gw’e Megiddo mu Taanaki, bakabaka bajja ne balwana, bakabaka b’e Kanani baalwana. Naye tebaanyaga bintu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Bakabaka bajja ne balwana; Awo nga lwe baalwana bakabaka ba Kanani, Mu Taanaki ku mazzi ga Megiddo: Tebaagoba magoba ga bintu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 “Bakabaka ne bajja, ne balwana; bakabaka b'e Kanaani baalwanira e Taanaki ku Mazzi g'e Megiddo, naye tebaatwala munyago gwa ffeeza.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 Bakabaka baalwanira e Taanaki ku mazzi g'e Megiddo. Bakabaka b'e Kanaani baalwana, ne batafuna munyago gwa nsimbi.

See the chapter Copy




Abalam 5:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements