Abalam 5:18 - Luganda Bible 200318 Ab'omu Kika kya Zebbulooni n'ab'omu Kika kya Nafutaali be baaguma ne beewaayo okufiira mu lutalo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Zebbulooni be bantu abawaayo obulamu bwabwe okutuusa okufa, Ne Nafutaali n'alwanira mu bifo eby'ensozi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Ab’ekika kya Zebbulooni baawaayo obulamu bwabwe, era n’ab’ekika kya Nafutaali mu ddwaniro. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Zebbulooni be bantu abaagabula obulamu bwabwe okutuusa okufa, Ne Nafutaali, mu bifo ebigulumivu eby'olutalo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU18 “Abantu ba Zebuluni baawaayo obulamu bwabwe, ne Nafutali bwe yakola, gy'ali waggulu ku nsozi z'ensi. See the chapterLuganda DC Bible 200318 Ab'omu Kika kya Zebbulooni n'ab'omu Kika kya Nafutaali be baaguma ne beewaayo okufiira mu lutalo. See the chapter |