Online Bible

- Advertisements -




Abalam 5:17 - Luganda Bible 2003

17 Ab'omu Kika kya Gaadi baasigala mitala wa Yorudaani. Ab'omu Kika kya Daani baasigalira ki mu maato? Ab'omu Kika kya Aseri baasirikira eri ku lubalama lw'ennyanja, beesigalira ku mwalo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 Ab'omu Kika kya Gaadi baasigala mitala wa Yoludaani. Ab'omu Kika kya Ddaani baasigalira ki mu maato? Ab'omu Kika kya Aseri baasirikira eri ku lubalama lw'ennyanja, beesigalira ku mwalo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Ab’ekika kya Gireyaadi baasigala mitala wa Yoludaani. N’ab’ekika kya Ddaani ekyabasigaza mu byombo kiki? Ab’ekika kya Aseri; baasigala ku lubalama lw’ennyanja, ne babeera awali emyalo gyabwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 Gireyaadi yabeera emitala wa Yoludaani: Ne Ddaani ekyamusigaza mu byombo kiki? Aseri n'atuula ng'asirika ku mwalo gw'ennyanja, N'abeera awali ebikono bye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 “Gileyaadi yasigala mitala wa Yorudani. Ate Daani, lwaki yasigala ku byombo? Aseeri yasigala ku lubalama nga yeewummulidde mu myalo gye.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 Ab'omu Kika kya Gaadi baasigala mitala wa Yorudaani. Ab'omu Kika kya Daani baasigalira ki mu maato? Ab'omu Kika kya Aseri baasirikira eri ku lubalama lw'ennyanja, beesigalira ku mwalo.

See the chapter Copy




Abalam 5:17

Follow us:

Advertisements


Advertisements