Online Bible

- Advertisements -




Abalam 5:16 - Luganda Bible 2003

16 Baasigalira ki mu bisibo by'endiga okuwuliriza emirere gye bafuuyira amagana? Aba Rewubeeni beesalamu ne badda mu kwebuuzaganya, ne batasalawo oba nga banaagenda.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Baasigalira ki mu bisibo by'endiga, okuwuliriza emirere gye bafuuyira amagana? Mu bitundu bya Lewubeeni waliwo okwenoonya okukulu okw'omu mutima, ne batasalawo oba nga banaagenda.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Kiki ekyakusigaza mu bisibo byo eby’endiga, okuwuliriza endere zebafuuyira endiga? Olw’enjawukana ezaali mu kika kya Lewubeeni, waaliwo okusooka okufumiitiriza ennyo mu mitima gyabwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Kiki ekyakutuuza mu bisibo byo eby'endiga, Okuwulira endere ze bafuuyira ebisibo? Awali enzizi za Lewubeeni Waabaawo okuteesa kw'emitima okukulu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Lwaki ggwe wasigala mu bisibo, okuwuliriza abafuuyira amagana emirere? Mu kika kya Rubeni mwalimu okwerowooza ennyo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 Baasigalira ki mu bisibo by'endiga okuwuliriza emirere gye bafuuyira amagana? Aba Rewubeeni beesalamu ne badda mu kwebuuzaganya, ne batasalawo oba nga banaagenda.

See the chapter Copy




Abalam 5:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements