Abalam 5:11 - Luganda Bible 200311 Muwulirize eddoboozi ly'abali ku nzizi z'amazzi! Boogera ku buwanguzi Mukama bwe yawa Abayisirayeli. Awo abantu ba Mukama ne bakumba nga balaga ku miryango. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Muwulirize eddoboozi ly'abayimbi abali ku nzizi za mazzi, Boogera ku buwanguzi Mukama bwe yawa Abaisiraeri. Awo abantu ba Mukama ne bakumba nga balaga ku miryango. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Wulira oluyimba lw’abantu ku luzzi, nga batendereza obuwanguzi era n’ebikolwa bya Mukama eby’obutuukirivu, ebikolwa bye eby’obutuukirivu nga akulembera Abayisirayiri. “Awo abantu ba Mukama ne baserengeta, ne bagenda ku miryango gy’ebibuga byabwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Eddoboozi ly'abo abalasa obusaale nga libali wala, mu bifo mwe basenera amazzi, Eyo gye balyatulira ebikolwa bya Mukama eby'obutuukirivu, Ebikolwa bye eby'obutuukirivu ng'afugira mu Isiraeri. Abantu ba Mukama ne balyoka baserengeta ne bagenda ku miryango. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU11 amaloboozi g'abalasi b'obusaale abatudde ku kyesero; batontoma ebikolwa by'Omukama ebituukirivu, ebikolwa by'abafuga Yisirayeli eby'obutuukirivu. “Olwo eggye ly'Omukama ne likkirira ku miryango gy'ekibuga. See the chapterLuganda DC Bible 200311 Muwulirize eddoboozi ly'abali ku nzizi z'amazzi! Boogera ku buwanguzi Mukama bwe yawa Abayisirayeli. Awo abantu ba Mukama ne bakumba nga balaga ku miryango. See the chapter |