Online Bible

- Advertisements -




Abalam 4:9 - Luganda Bible 2003

9 Debora n'addamu nti: “Mazima nja kugenda naawe. Naye ekitiibwa eky'obuwanguzi tekijja kuba kikyo, kubanga Mukama ajja kuwaayo Sisera awangulwe omukazi.” Awo Debora n'asituka, n'agenda ne Baraki e Kadesi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Debola n'amugamba, “Mazima ndigenda naawe, naye ekitiibwa eky'obuwanguzi tekiriba kikyo, kubanga Mukama aligabula Sisera mu mukono gw'omukazi.” Awo Debola n'asituka, n'agenda ne Balaki e Kedesi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Debola n’amugamba nti, “Wewaawo nnaagenda naawe, naye ekitiibwa n’obuwanguzi tebiibe bibyo, kubanga Mukama aliwaayo Sisera awangulwe mu mikono gy’omukazi.” Baraki n’addayo ne Debola e Kedesi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 N'agamba nti Mazima ndigenda naawe: naye olugendo lw'ogenda teruliba lwa kitiibwa kyo; kubanga Mukama alitunda Sisera mu mukono gw'omukazi. Debola n'agolokoka, n'agenda ne Balaki e Kedesi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Debora n'amuddamu nti: “Kale nzija kugenda naawe; naye manya nti ku lutalo luno lw'ogendako anaafuna ettendo taabe ggwe, kubanga omukazi Omukama gw'anaawa okuwangula Sisera.” Debora n'asitula n'agenda ne Baraki e Kedesi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Debora n'addamu nti: “Mazima nja kugenda naawe. Naye ekitiibwa eky'obuwanguzi tekijja kuba kikyo, kubanga Mukama ajja kuwaayo Sisera awangulwe omukazi.” Awo Debora n'asituka, n'agenda ne Baraki e Kadesi.

See the chapter Copy




Abalam 4:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements