Abalam 4:7 - Luganda Bible 20037 Sisera omuduumizi w'eggye lya Yabini nja kumuleeta okukulwanyisa ku Mugga Kisoni. Ajja n'amagaali ge n'abaserikale be, kyokka nja kukusobozesa okumuwangula.’ ” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Sisera omugabe wa Yabini, nja kumuleeta okukulwanyisa ku mugga Kisoni, ajja kujja n'amagaali ge n'abalwanyi be, nange nja kumugabula mu mukono gwo. ’ ” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Ndisindika gy’oli ku mugga Kisoni, Sisera omuduumizi w’eggye lya Yabini, n’amagaali ge n’abalwanyi be era ndibawaayo mu mikono gyo.’ ” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Nange ndiwalulira gy'oli eri omugga Kisoni Sisera omugabe w'eggye lya Yabini, n'amagaali ge n'ekibiina kye; nange ndimugabula mu mukono gwo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Nze nzija kuseemyaseemya Sisera omuduumizi w'eggye lya Yabini ajje ku Kiwonvu Kisoni n'ebigaali bye n'abatabaazi be, mmuweeyo mu mikono gyo.” See the chapterLuganda DC Bible 20037 Sisera omuduumizi w'eggye lya Yabini nja kumuleeta okukulwanyisa ku Mugga Kisoni. Ajja n'amagaali ge n'abaserikale be, kyokka nja kukusobozesa okumuwangula.’ ” See the chapter |