Online Bible

- Advertisements -




Abalam 4:5 - Luganda Bible 2003

5 Yatuulanga wansi w'Olukindu lwa Debora, wakati wa Raama ne Beteli, mu nsi ya Efurayimu ey'ensozi. Eyo Abayisirayeli gye baagendanga gy'ali okubasalira emisango.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Yatuulanga wansi w'olukindu lwa Debola olwali wakati w'e Laama n'e Beseri mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi; eyo abaana ba Isiraeri gye bagenda nga okubasalira emisango.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Era bulijjo yatuulanga wansi w’olukindu olwayitibwanga olwa Debola wakati w’e Lama ne Beseri mu kitundu kya Efulayimu eky’ensozi: Abayisirayiri ne bajjanga gyali okubalamula.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 Era yatuulanga wansi w'olukindu lwa Debola wakati w'e Laama n'e Beseri mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi: abaana ba Isiraeri ne bambukanga gy'ali okubasaliranga emisango.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Yatuulanga wansi w'Olukindu lwa Debora, wakati wa Rama ne Beteli mu nsozi za Efurayimu. Awo abantu we bajjanga okubasalirawo ensonga zaabwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 Yatuulanga wansi w'Olukindu lwa Debora, wakati wa Raama ne Beteli, mu nsi ya Efurayimu ey'ensozi. Eyo Abayisirayeli gye baagendanga gy'ali okubasalira emisango.

See the chapter Copy




Abalam 4:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements