Abalam 4:3 - Luganda Bible 20033 Yabini yalina amagaali lwenda ag'ebyuma, n'afuga Yisirayeli n'obukambwe okumala emyaka amakumi abiri. Abayisirayeli ne bakaabirira Mukama abayambe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Yabini yalina amagaali lwenda (900), ag'ebyuma, n'afuga Isiraeri n'obukambwe okumala emyaka abiri (20). Abaisiraeri ne bakaabirira Mukama abayambe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Yabini yalina amagaali ag’ekyuma lwenda, era n’ajoogera Abayisirayiri emyaka amakumi abiri, kyebaava balaajaanira Mukama abayambe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Abaana ba Isiraeri ne bakaabira Mukama: kubanga yali alina amagaali ag'ekyuma lwenda; n'ajoogera nnyo abaana ba Isiraeri emyaka abiri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Abasajja ba Yisirayeli ne balaajanira Omukama, kubanga Eguloni yalina ebigaali eby'ekyuma lwenda ate ng'abatulugunyizza n'amaanyi okumala emyaka amakumi abiri. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Yabini yalina amagaali lwenda ag'ebyuma, n'afuga Yisirayeli n'obukambwe okumala emyaka amakumi abiri. Abayisirayeli ne bakaabirira Mukama abayambe. See the chapter |