Online Bible

- Advertisements -




Abalam 4:22 - Luganda Bible 2003

22 Baraki bwe yajja ng'awondera Sisera, Yayeli n'afuluma okumusisinkana, n'amugamba nti: “Jjangu nkulage omusajja gw'onoonya.” Awo Baraki n'ayingira ne Yayeli, n'asanga Sisera ng'agaŋŋalamye afudde, nga n'enkondo ekomereddwa mu kyenyi kye.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Balaki bwe yajja ng'awondera Sisera, Yayeeri n'afuluma okumusisinkana, n'amugamba nti, “Jjangu nkulage omusajja gw'onoonya.” Awo Balaki n'ayingira ne Yayeeri, n'asanga Sisera ng'agaŋŋalamye afudde, nga n'enkondo ekomereddwa mu kyenyi kye.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Awo Baraki bwe yali nga anoonya Sisera, Yayeeri n’afuluma okumusisinkana, n’amugamba nti, “Jjangu nkulage omusajja gw’onoonya. Baraki n’ayingira mu weema n’alaba omulambo ggwa Sisera nga gukubiddwamu enkondo mu kyenyi.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Era, laba, Balaki ng'agoberera Sisera, Yayeeri n'afuluma okumusisinkana, n'amugamba nti Jjangu, nange n'akulaga omusajja gw'onoonya. N'ajja gy'ali; era, laba, Sisera yali agalamidde afudde, n'enkondo ng'eri mu kyenyi kye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Baraki naye n'atuuka ng'anoonya Sisera. Yayeli n'afuluma okumusisinkana, n'amugamba nti: “Jjangu nkulage omuntu gw'onoonya.” N'ayingira naye. Gye yakuba amaaso, nga ku Sisera agalamidde awo mufu, ng'enkondo ya weema emuyise mu luba.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Baraki bwe yajja ng'awondera Sisera, Yayeli n'afuluma okumusisinkana, n'amugamba nti: “Jjangu nkulage omusajja gw'onoonya.” Awo Baraki n'ayingira ne Yayeli, n'asanga Sisera ng'agaŋŋalamye afudde, nga n'enkondo ekomereddwa mu kyenyi kye.

See the chapter Copy




Abalam 4:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements