Abalam 4:20 - Luganda Bible 200320 Sisera n'agamba Yayeli nti: “Yimirira mu mulyango gwa weema. Bwe wabaawo ajja n'akubuuza nti waliwo omusajja ali muno ogamba nti: ‘Nedda.’ ” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 N'amugamba nti, “Yimirira mu mulyango gw'eweema, awo olunaatuuka, omuntu yenna bw'anajja n'akubuuza n'ayogera nti, ‘Omusajja yenna ali muno?’ naawe onooyogera nti Nedda.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Sisera n’agamba Yayeeri nti, “Yimirira mu mulyango gwa weema eno, omuntu yenna bw’ajja n’akubuuza obanga muno mulimu omusajja yenna, omuddamu nti, ‘Temuli.’ ” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 N'amugamba nti yimirira mu mulyango gw'eweema, awo olunaatuuka, omuntu yenna bw'anajja n'akubuuza n'ayogera nti Omusajja yenna ali muno? naawe onooyogera nti Nedda. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Sisera n'amugamba nti: “Yimirira awo mu mulyango gwa weema, bwe wajjawo abuuza nti: ‘Muno mulimu omuntu?’ mugambe nti: ‘Nedda.’ ” See the chapterLuganda DC Bible 200320 Sisera n'agamba Yayeli nti: “Yimirira mu mulyango gwa weema. Bwe wabaawo ajja n'akubuuza nti waliwo omusajja ali muno ogamba nti: ‘Nedda.’ ” See the chapter |