Online Bible

- Advertisements -




Abalam 4:2 - Luganda Bible 2003

2 Mukama n'abaleka okuwangulwa Yabini, Kabaka wa Kanaani, eyafugiranga mu kibuga Azori. Omuduumizi w'eggye lye yali Sisera, ng'abeera mu Haroseti-Hagoyiimu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Mukama n'abagabula mu mukono gwa Yabini, kabaka wa Kanani, eyafugiranga mu Kazoli; n'omugabe w'eggye yali Sisera, eyabeeranga mu Kalosesi eky'ab'amawanga.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Mukama n’abawaayo mu mikono gya Yabini Kabaka wa Kanani, eyabeeranga e Kazoli; omuduumizi w’eggye lye nga ye Sisera eyabeeranga e Kalosesi eky’abamawanga.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Mukama n'abatunda mu mukono gwa Yabini kabaka wa Kanani, eyafugira mu Kazoli; omugabe w'eggye lye Sisera, eyatuula mu Kalosesi eky'ab'amawanga.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Omukama n'abawaayo mu mikono gya Yabini kabaka wa Kanaani eyafugiranga e Kazori. Omuduumizi w'eggye lye nga ye Sisera eyabeeranga e Karoseti-Aggoyimu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Mukama n'abaleka okuwangulwa Yabini, Kabaka wa Kanaani, eyafugiranga mu kibuga Azori. Omuduumizi w'eggye lye yali Sisera, ng'abeera mu Haroseti-Hagoyiimu.

See the chapter Copy




Abalam 4:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements