Abalam 4:16 - Luganda Bible 200316 Baraki n'awondera amagaali era n'eggye okutuuka mu Aroseti ekya Bannamawanga. Eggye lya Sisera lyonna ne littibwa. Ne watasigalawo muntu n'omu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Balaki n'awondera amagaali n'eggye lya Sisera okutuuka e Kalosesi eky'ab'amawanga; eggye lya Sisera lyonna nerisanyizibwawo, newatasigala muntu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Baraki n’afubutula eggye lya Sisera n’amagaali gaalyo okutuuka e Keloseesi eky’amawanga; era n’abatta n’ekitala obutalekaawo yadde n’omu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Naye Balaki n'agoberera amagaali n'eggye okutuuka e Kalosesi eky'ab'amawanga: n'eggye lya Sisera lyonna obwogi bw'ekitala ne bulimalawo; tewaasigala muntu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU16 Baraki n'agoba ebigaali n'eggye okutuukira ddala e Karoseti-Aggoyimu. Eggye lya Sisera lyonna ne littibwa n'ekitala; tewaali yawonawo. See the chapterLuganda DC Bible 200316 Baraki n'awondera amagaali era n'eggye okutuuka mu Aroseti ekya Bannamawanga. Eggye lya Sisera lyonna ne littibwa. Ne watasigalawo muntu n'omu. See the chapter |