Abalam 4:15 - Luganda Bible 200315 Mukama n'afufuggaza Sisera n'amagaali ge gonna, n'eggye lye lyonna n'ebyokulwanyisa, mu maaso ga Baraki. Sisera n'ava mu ggaali ye, n'addusa bigere. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Mukama n'afufuggaza Sisera n'amagaali ge gonna n'eggye lye lyonna n'eby'okulwanyisa, mu maaso ga Balaki. Sisera n'ava mu ggaali ye, n'addusa bigere. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Mukama n’afufuggaza n’ekitala Sisera n’amagaali gonna n’eggye lye lyonna nga Baraki alaba; Sisera n’abuuka mu ggaali lye, n’adduka. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Mukama n'afufuggaza Sisera n'amagaali ge gonna n'eggye lye lyonna n'obwogi bw'ekitala mu maaso ga Balaki; Sisera n'ava mu ggaali lye, n'adduka n'ebigere. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 Baraki bwe yalumba, Omukama n'atta n'obwogi bw'ekitala Sisera, eggye lye lyonna n'ebigaali bye byonna. Sisera n'abuuka ku kigaali kye n'addukira ku bigere. See the chapterLuganda DC Bible 200315 Mukama n'afufuggaza Sisera n'amagaali ge gonna, n'eggye lye lyonna n'ebyokulwanyisa, mu maaso ga Baraki. Sisera n'ava mu ggaali ye, n'addusa bigere. See the chapter |