Abalam 4:14 - Luganda Bible 200314 Debora n'agamba Baraki nti: “Genda! Mukama akukulembedde. Olwaleero akuwadde okuwangula Sisera.” Awo Baraki n'akkirira olusozi Tabori wamu ne basajja be omutwalo gumu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Debola n'agamba Balaki nti, “Genda! Mukama akukulembedde. Olwaleero akuwadde okuwangula Sisera.” Awo Balaki n'akkirira olusozi Taboli wamu ne basajja be omutwalo gumu (10,000). See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Debola n’agamba Baraki nti, “Mukama si y’akukulembedde! Noolwekyo situkiramu kubanga olwa leero Mukama awaddeyo Sisera mu mikono gyo.” Awo Baraki n’ava ku lusozi Taboli n’abalwanyi be omutwalo gumu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Debola n'agamba Balaki nti Golokoka; kubanga leero Mukama lw'agabudde Sisera mu mukono gwo: Mukama takukulembedde okutabaala? Awo Balaki n'ava ku lusozi Taboli, abasajja kakumi ne bamugoberera. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Debora awo n'agamba Baraki nti: “Situka olumbe, kubanga olwa leero Omukama lw'akuwadde Sisera mu mikono gyo. Omukama si y'akukulembeddemu?” Baraki n'akkirira okuva ku lusozi Tabori n'abasajja omutwalo gumu nga bamugoberera. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Debora n'agamba Baraki nti: “Genda! Mukama akukulembedde. Olwaleero akuwadde okuwangula Sisera.” Awo Baraki n'akkirira olusozi Tabori wamu ne basajja be omutwalo gumu. See the chapter |