Abalam 4:13 - Luganda Bible 200313 Sisera n'akuŋŋaanya amagaali ge gonna olwenda ag'ebyuma, ne basajja be bonna abaali naye, ne bava e Haroseti-Hagoyiimu, ne balaga ku Mugga Kisoni. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Sisera n'akuŋŋaanya amagaali ge gonna, amagaali ag'ekyuma lwenda (900), n'abantu bonna abaali naye, okuva ku Kalosesi eky'ab'amawanga okutuusa ku mugga Kisoni. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 n’akuŋŋaanya amagaali ge gonna lwenda ag’ekyuma, n’abalwanyi be bonna okuva ku Kalosesi eky’abamawanga okutuuka ku mugga Kisoni. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Sisera n'akuŋŋaanya amagaali ge gonna, amagaali ag'ekyuma lwenda, n'abantu bonna abaali naye, okuva ku Kalosesi eky'ab'amawanga okutuusa ku mugga Kisoni. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 n'akuŋŋaanya ebigaali bye byonna olwenda eby'ekyuma, n'abantu be bonna okuva e Karoseti-Aggoyimu bagende ku Kiwonvu Kisoni. See the chapterLuganda DC Bible 200313 Sisera n'akuŋŋaanya amagaali ge gonna olwenda ag'ebyuma, ne basajja be bonna abaali naye, ne bava e Haroseti-Hagoyiimu, ne balaga ku Mugga Kisoni. See the chapter |