Online Bible

- Advertisements -




Abalam 4:10 - Luganda Bible 2003

10 Baraki n'ayita ab'Ekika kya Nafutaali n'ekya Zebbulooni e Kadesi, abasajja omutwalo gumu, ne bamugoberera. Debora n'agenda wamu naye.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Balaki n'akunga ab'ekika kya Zebbulooni n'ekya Nafutaali abasajja omutwalo gumu (10,000), ne bamugoberera ne bakuŋŋaanira e Kedesi; ne Debola n'agenda wamu nabo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Baraki n’ayita ab’ekika kya Zebbulooni n’ekya Nafutaali bakuŋŋaanire e Kedesi, abasajja omutwalo gumu ne bamugoberera awamu ne Debola.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Balaki n'ayita Zebbulooni ne Nafutaali bakuŋŋaanire e Kedesi; ne bayambukayo abasajja kakumi nga balinnya mu bigere bye: Debola n'ayambukira wamu naye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Baraki n'akunga Zebuluni ne Nafutali e Kedesi, abasajja omutwalo gumu ne bamugoberera, ne Debora n'agenda naye.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Baraki n'ayita ab'Ekika kya Nafutaali n'ekya Zebbulooni e Kadesi, abasajja omutwalo gumu, ne bamugoberera. Debora n'agenda wamu naye.

See the chapter Copy




Abalam 4:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements