Abalam 3:8 - Luganda Bible 20038 Mukama kyeyava asunguwalira ennyo Abayisirayeli, n'aleka Kusani Risatayimu, kabaka wa Mesopotaamiya okubawangula, n'abafugira emyaka munaana. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Obusungu bwa Mukama ne bubuukira ku Isiraeri, n'abawaayo eri Kusanurisasaimu kabaka w'e Mesopotamiya; abaana ba Isiraeri ne baweerereza Kusanurisasaimu emyaka munaana. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Noolwekyo Mukama n’asunguwalira nnyo Abayisirayiri, kyeyava abawaayo okuwangulwa n’okufugibwa kabaka Kusanurisasaimu ow’e Mesopotamiya okumala emyaka munaana. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Obusungu bwa Mukama kyebwava bubuubuuka ku Isiraeri, n'abatunda mu mukono gwa Kusanurisasaimu kabaka w'e Mesopotamiya: abaana ba Isiraeri ne baweerereza Kusanurisasaimu emyaka munaana. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Obusungu bw'Omukama ne bweserera ku Yisirayeli, n'abawaayo mu mikono gya Kasani-Risatayimu, kabaka wa Aramu Nakarayimu. Abayisirayeli ne baweereza buddu Kusani-Risatayimu emyaka munaana. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Mukama kyeyava asunguwalira ennyo Abayisirayeli, n'aleka Kusani Risatayimu, kabaka wa Mesopotaamiya okubawangula, n'abafugira emyaka munaana. See the chapter |