Abalam 3:30 - Luganda Bible 200330 Ku lunaku olwo Abayisirayeli ne bawangula Mowaabu. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka kinaana. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI30 Ku lunaku olwo Abaisiraeri ne bawangula Mowaabu. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka kinaana (80). See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya30 Bwe batyo Abayisirayiri ne bajeemulula Abamowaabu ku lunaku olwo. Okuva ku olwo ensi n’ebaamu emirembe okumala emyaka kinaana. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya30 Awo Mowaabu n'ajeemulwa ku lunaku olwo n'omukono gwa Isiraeri. Ensi n'ewummulira emyaka kinaana. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU30 Ku olwo Yisirayeli n'atoowaza Mowabu, ensi n'eweerako okumala emyaka kinaana. See the chapterLuganda DC Bible 200330 Ku lunaku olwo Abayisirayeli ne bawangula Mowaabu. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka kinaana. See the chapter |