Online Bible

- Advertisements -




Abalam 3:29 - Luganda Bible 2003

29 Ku mulundi ogwo ne batta mu Bamowaabu abasajja nga omutwalo gumu ab'amaanyi era abazira, ne watabaawo awonawo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

29 Ku mulundi ogwo ne batta mu ba Mowaabu abasajja nga omutwalo gumu (10,000), ab'amaanyi era abazira, ne watabaawo awonawo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

29 Ne batta ku basajja abalwanyi abazira aba Mowaabu mutwalo mulamba; teri n’omu ku bo yasimattuka.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

29 Ne batta ku Mowaabu mu biro ebyo abasajja nga kakumi, buli muntu ow'amaanyi, na buli muntu muzira; so tekwawonako muntu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

29 Mu budde obwo ne bakuba Abamowabu ng'omutwalo mulamba, abasajja nno ab'amaanyi ate abeesobola; mu bonna tewaali yasumattuka.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

29 Ku mulundi ogwo ne batta mu Bamowaabu abasajja nga omutwalo gumu ab'amaanyi era abazira, ne watabaawo awonawo.

See the chapter Copy




Abalam 3:29

Follow us:

Advertisements


Advertisements