Online Bible

- Advertisements -




Abalam 3:27 - Luganda Bible 2003

27 Bwe yatuuka eyo mu nsi ya Efurayimu, n'afuuwa eŋŋombe okuyita Abayisirayeli. N'abakulembera, ne baserengeta wamu naye okuva mu nsi ey'ensozi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

27 Bwe yatuuka mu nsi ya Efulayimu n'afuuwa ekondeere n'akunga Abaisiraeri. N'abakulembera, ne baserengeta wamu naye okuva mu nsi ey'ensozi,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

27 Bwe yatuuka mu kitundu eky’ensozi ekya Efulayimu n’akiyitamu nga bw’afuuwa ekkondeere, Abayisirayiri ne bamwegattako ye nga abakulembeddemu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

27 Awo olwatuuka, bwe yatuuka, n'afuuwa ekkondeere mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi, abaana ba Isiraeri ne baserengetera wamu naye okuva mu nsi ey'ensozi, naye ng'abakulembera.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

27 Bwe yatuuka eyo n'afuuwa eŋŋombe mu nsozi za Efurayimu, Abayisirayeli ne bakkirira naye okuva mu nsozi, ye ng'abakulembedde.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

27 Bwe yatuuka eyo mu nsi ya Efurayimu, n'afuuwa eŋŋombe okuyita Abayisirayeli. N'abakulembera, ne baserengeta wamu naye okuva mu nsi ey'ensozi.

See the chapter Copy




Abalam 3:27

Follow us:

Advertisements


Advertisements