Online Bible

- Advertisements -




Abalam 3:26 - Luganda Bible 2003

26 Ehudi n'atoloka nga bakyalindirira. N'ayita mu mayinja amoole, n'atuuka gy'anaawonera e Seyira.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

26 Awo bwe baali nga bakyalindirira, Ekudi n'adduka, n'ayita ku mayinja n'atuuka e Seyiri n'awona.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

26 Mu kiseera kye baamala nga balindirira kabaka okuggulawo Ekudi mwe yaddukira n’ayita ku mayinja amoole n’atuuka e Seyiri.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

26 Ekudi n'awona nga bakyalindirira, n'ayita ku mayinja n'awona n'atuuka e Seyiri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

26 Baali bakyalinze, Ewudi n'adduka, n'ayitira ku bifaananyi eby'amayinja, n'addukira e Seyira.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

26 Ehudi n'atoloka nga bakyalindirira. N'ayita mu mayinja amoole, n'atuuka gy'anaawonera e Seyira.

See the chapter Copy




Abalam 3:26

Follow us:

Advertisements


Advertisements