Abalam 3:25 - Luganda Bible 200325 Ne balindako ebbanga lye baalowooza nti limala. Bwe baalaba nga taggulawo, ne bakwata ekisumuluzo, ne baggulawo. Ne basanga mukama waabwe ng'agudde wansi afudde. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI25 Awo bwe balindako akaseera akaweera ne balaba nga taggulawo, kwe kukwata ekisumuluzo ne baggulawo. Ne basanga mukama waabwe ng'agudde wansi afudde. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya25 Bwe baakoowa okulindirira ne baddira ekisumuluzo ne basumululawo, baagenda okulaba ng’omulambo gwa mukama waabwe gugudde bugazi mu kisenge. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya25 Ne balindirira okutuusa ensonyi lwe zaabakwata: era, laba, nga taggulawo nzigi za nju eya waggulu; awo ne baddira ekisumuluzo, ne baziggulawo: era, laba, mukama waabwe ng'agudde wansi afudde. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU25 Nga balinze akabanga okutuusa nga basobeddwa, bwe baalaba taggulawo nzigi za kisenge waggulu, ne bakwata ekisumuluzo ne baggulawo. Gye baakuba amaaso, nga ku mukama waabwe, agudde awo ku ttaka, mufu. See the chapterLuganda DC Bible 200325 Ne balindako ebbanga lye baalowooza nti limala. Bwe baalaba nga taggulawo, ne bakwata ekisumuluzo, ne baggulawo. Ne basanga mukama waabwe ng'agudde wansi afudde. See the chapter |