Online Bible

- Advertisements -




Abalam 3:24 - Luganda Bible 2003

24 n'agenda. Abaweereza bwe bajja ne balaba ng'enzigi z'ekisenge ekyawaggulu nsibe, ne balowooza nti kabaka mw'ali yeeteewuluzaako mu kasenge akoomunda.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

24 Awo Ekudi bweyagenda, abaddu ba kabaka ne bajja ne balaba ng'ezigi z'ekisenge ekyawaggulu nsibe, ne balowooza nti kabaka mw'ali yeeteewuluzaako mu kasenge akoomunda.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

24 Bwe yali nga yakafuluma abaweereza ba kabaka ne bajja. Bwe baalaba nga enzigi nsibe ne balowooza nti, “Kabaka ateekwa okuba ng’agenze manju.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

24 Awo bwe yamala okufuluma, abaddu be ne bajja; ne balaba, era, laba, enzigi z'enju eya waggulu nga zisibiddwa; ne boogera nti Aliŋŋanga abisse ku bigere bye mu nju ye ey'okuwolawolerangamu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

24 Ng'amaze okugenda, abaweereza ne badda, ne basanga ng'enzigi z'omu kisenge ekya waggulu nsibe. Ne bagamba nti: “Ndowooza yeewunguddeko munda mu nnyumba ye ey'okuwummuliramu.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

24 n'agenda. Abaweereza bwe bajja ne balaba ng'enzigi z'ekisenge ekyawaggulu nsibe, ne balowooza nti kabaka mw'ali yeeteewuluzaako mu kasenge akoomunda.

See the chapter Copy




Abalam 3:24

Follow us:

Advertisements


Advertisements