Abalam 3:21 - Luganda Bible 200321 Ehudi n'akozesa omukono gwe ogwa kkono, n'aggyayo ekitala ku kisambi kye ekya ddyo, n'akifumita kabaka mu lubuto. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Ekudi n'agolola omukono gwe ogwa kkono, n'aggya ekitala ku kisambi ekya ddyo, n'amufumita olubuto; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Ekudi n’asowolayo ekitala kye n’omukono ogwa kkono ng’akiggya ku kisambi kye ekya ddyo n’akisogga kabaka mu lubuto; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Ekudi n'agolola omukono gwe ogwa kkono, n'aggya ekitala ku kisambi ekya ddyo, n'amufumita olubuto: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU21 Awo Ewudi n'agolola omukono gwe ogwa kkono, n'asowolayo empiima ku kisambi kye ekya kkono n'agimusogga mu lubuto. See the chapterLuganda DC Bible 200321 Ehudi n'akozesa omukono gwe ogwa kkono, n'aggyayo ekitala ku kisambi kye ekya ddyo, n'akifumita kabaka mu lubuto. See the chapter |