Abalam 3:20 - Luganda Bible 200320 Kabaka bwe yali ng'atudde yekka mu kisenge kye ekiweweevu eky'okuwummuliramu ekya waggulu, Ehudi n'ajja gy'ali, n'agamba nti: “Nnina obubaka bwo obuvudde eri Katonda.” Kabaka n'asituka ku ntebe ye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Kabaka bwe yali ng'atudde yekka mu kisenge kye ekiweweevu eky'okuwummuliramu ekya waggulu, Ekudi n'ajja gy'ali, n'agamba nti, “Nnina obubaka bwo obuvudde eri Katonda.” Kabaka n'asituka ku ntebe ye. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Awo kabaka bwe yali ng’atudde bw’omu mu nnyumba ye, mu kisenge ekya waggulu ekiweweevu, Ekudi n’amusemberera era n’amugamba nti, “Nnina obubaka obuva eri Katonda gy’oli.” Kabaka n’asituka mu ntebe ye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Ekudi n'ajja gy'ali; yali atudde omu yekka mu nju ye eya waggulu ey'okuwolawolerangamu. Ekudi n'ayogera nti Nnina ebigambo ebiva eri Katonda gy'oli. N'ayimuka ku ntebe ye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Ewudi n'asembera we yali. Yali yekka ng'atudde mu kisenge ekya waggulu mu nnyumba ye mw'awummulira. Ewudi n'amugamba nti: “Nnina obubaka bwo obuvudde ewa Katonda.” Kabaka n'asituka ku ntebe ye. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Kabaka bwe yali ng'atudde yekka mu kisenge kye ekiweweevu eky'okuwummuliramu ekya waggulu, Ehudi n'ajja gy'ali, n'agamba nti: “Nnina obubaka bwo obuvudde eri Katonda.” Kabaka n'asituka ku ntebe ye. See the chapter |