Abalam 3:16 - Luganda Bible 200316 Ehudi yali yeeweeserezza ekitala eky'obwogi ku njuyi zombi, nga kiweza sentimita ng'amakumi ataano obuwanvu. N'akyesiba ku kisambi kye ekya ddyo, munda mu ngoye ze. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Ekudi ne yeeweeseza ekitala eky'obwogi obubiri, obuwanvu bwakyo omukono gumu; n'akyesiba ku kisambi kye ekya ddyo munda mu ngoye ze. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Ekudi ne yeewesezza ekitala ekirina obwogi erudda n’erudda nga kiweza sentimita ana mu ttaano obuwanvu. N’akyesiba ku kisambi kye ekya ddyo munda mu ngoye ze. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Ekudi ne yeeweeseza ekitala eky'obwogi obubiri, obuwanvu bwakyo omukono gumu; n'akyesiba ku kisambi kye ekya ddyo munda mu ngoye ze. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU16 Ewudi ne yeeweeseza empiima ng'esala ku njuyi zombi, nga ya mukono gumu obuwanvu, n'agyesiba ku kisambi ekya ddyo mu ngoye ze. See the chapterLuganda DC Bible 200316 Ehudi yali yeeweeserezza ekitala eky'obwogi ku njuyi zombi, nga kiweza sentimita ng'amakumi ataano obuwanvu. N'akyesiba ku kisambi kye ekya ddyo, munda mu ngoye ze. See the chapter |