Abalam 3:1 - Luganda Bible 20031 Kale Mukama n'aleka ab'amawanga agamu okusigala mu nsi eyo okugeza Abayisirayeli abataalaba ku ntalo z'e Kanaani. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Gano ge mawanga Mukama ge yaleka mu nsi, okugezesa Abaisiraeri bonna abataalaba ku ntalo zonna eza Kanani; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Waliwo amawanga Mukama gaatazikiriza asobole okuyigiririzaako Abayisirayiri bonna abataamanya ntalo zonna ez’omu Kanani; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Gano ge mawanga Mukama ge yaleka okukema Isiraeri olw'abo, bonna ku bo abataamanya ntalo zonna eza Kanani; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 Gano ge mawanga Omukama ge yalekawo okugagezesa Abayisirayeli abaali batabaddeeko mu ntalo z'omu Kanaani; See the chapterLuganda DC Bible 20031 Kale Mukama n'aleka ab'amawanga agamu okusigala mu nsi eyo okugeza Abayisirayeli abataalaba ku ntalo z'e Kanaani. See the chapter |