Abalam 21:7 - Luganda Bible 20037 Abasajja Ababenyamiini abasigaddewo, tunaabalabira tutya abakazi ab'okuwasa, ng'ate twalayirira Mukama obutabawa bawala baffe?” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Tulibalabira tutya abakazi abo abasigaddewo, kubanga twalayira eri Mukama obutabawanga ku bawala baffe okubawasa?” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Tunaabakolera ki okubafunira abakazi, obanga ffe ffennyini twerayiridde eri Mukama obutabawa bawala baffe okubafumbirwa?” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Tulibalabira tutya abakazi abo abasigaddewo, kubanga twalayira Mukama obutabawanga ku bawala baffe okubawasa? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Tukole tutya abasigaddewo okubafunira abakazi, anti twalayira dda ffenna ew'Omukama nti tetugenda kubafumbiza bawala baffe.” See the chapterLuganda DC Bible 20037 Abasajja Ababenyamiini abasigaddewo, tunaabalabira tutya abakazi ab'okuwasa, ng'ate twalayirira Mukama obutabawa bawala baffe?” See the chapter |