Abalam 21:6 - Luganda Bible 20036 Abayisirayeli ne basaalirwa olwa baganda baabwe Ababenyamiini, ne bagamba nti: “Olwaleero Yisirayeli afiiriddwa ekimu ku Bika bye! See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Abaana ba Isiraeri ne baakwatibwa ekisa olwa Benyamini muganda waabwe ne boogera nti, “Waliwo ekika kimu leero ekyazikirizibwa mu Isiraeri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Abaana ba Isirayiri ne basaalirwa olwa Benyamini muganda waabwe nga bagamba nti, “Leero ekika ekimu ekya Isirayiri kisaliddwako. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Abaana ba Isiraeri ne bejjusa olwa Benyamini muganda waabwe ne boogera nti Waliwo ekika kimu leero ekyazikirizibwa mu Isiraeri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Abayisirayeli ne banyolwa olwa baganda baabwe ab'omu Benyamiini, ne bagamba nti: “Olwa leero ekika kimu kisaliddwako ku Yisirayeli. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Abayisirayeli ne basaalirwa olwa baganda baabwe Ababenyamiini, ne bagamba nti: “Olwaleero Yisirayeli afiiriddwa ekimu ku Bika bye! See the chapter |