Abalam 21:24 - Luganda Bible 200324 Awo Abayisirayeli abalala ne bavaayo, buli omu n'adda mu bantu be, ne mu kibanja kye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI24 Awo n'ebika ebirala eby'abaana ba Isiraeri ne baddayo buli muntu ku butaka bwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya24 Mu kiseera ekyo n’abaana ba Isirayiri buli muntu mu kika kye ne yeddirayo mu busika bwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya24 Awo abaana ba Isiraeri ne bavaayo mu biro ebyo, buli muntu eri ekika kye n'eri ennyumba ye, ne bavaayo ne bagenda buli muntu mu busika bwe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU24 N'Abayisirayeli ne bava eyo mu budde obwo, ne baddayo buli omu mu kika kye ne mu ssiga lye ne ku busika bwe. See the chapterLuganda DC Bible 200324 Awo Abayisirayeli abalala ne bavaayo, buli omu n'adda mu bantu be, ne mu kibanja kye. See the chapter |