Abalam 21:23 - Luganda Bible 200323 Awo Ababenyamiini ne bakola bwe batyo, ne beenyagira abakazi ku bawala abaali bazina, ne batwala. Ne baddayo mu kitundu kyabwe, ne bazimba ebibuga ne babeera omwo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Awo abaana ba Benyamini ne bakola bwe batyo, ne beenyagira abakazi buli muntu omukazi ku bawala abo abaali bazina, ng'omuwendo gwabwe bwe gwali; abo be baanyaga ne baddayo ku butaka bwabwe, ne bazimba ebibuga, ne batuula omwo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Awo Ababenyamini ne bakola bwe batyo. Ne beewambira abawala ku abo abaali bazina, ne beddirayo mu busika bwabwe, ne baddamu okuzimba ebibuga byabwe ne babeera omwo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Awo abaana ba Benyamini ne bakola bwe batyo, ne beenyagira abakazi ku abo abaazina, ng'omuwendo gwabwe bwe gwali; abo be baanyaga: ne baddayo mu busika bwabwe, ne bazimba ebibuga, ne batuula omwo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 Ababenyamiini ne bakola kye baabalagira; buli omu mu Babenyamiini n'agenda ne yeenyagirayo omukazi mu bawala abaali bazina. Ne badda ku busika bwabwe, ne bazimba ebibuga, ne babisengamu. See the chapterLuganda DC Bible 200323 Awo Ababenyamiini ne bakola bwe batyo, ne beenyagira abakazi ku bawala abaali bazina, ne batwala. Ne baddayo mu kitundu kyabwe, ne bazimba ebibuga ne babeera omwo. See the chapter |