Abalam 21:2 - Luganda Bible 20032 Awo Abayisirayeli ne bagenda e Beteli, ne batuula eyo mu maaso ga Mukama, okutuusa akawungeezi. Ne batema emiranga ne bakaaba nnyo amaziga, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Abantu ne bagenda e Beseri mu maaso ga Mukama, ne babeera eyo okuva enkya okutuusa akawungeezi, ne bayimusa amaloboozi gabwe ne bakaaba nnyo amaziga. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Awo abantu ne bagenda e Beseri ne batuula eyo okutuusa akawungeezi nga bakaabira Katonda, nga bayimusa eddoboozi lyabwe, nga bakuba ebiwoobe, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Abantu ne bajja e Beseri, ne batuula eyo okutuusa akawungeezi mu maaso ga Katonda, ne bayimusa amaloboozi gaabwe, ne bakaaba nnyo amaziga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Abantu ne bajja e Beteli ne batuula mu maaso ga Katonda okutuusa akawungeezi; ne basitula amaloboozi gaabwe ne bakaaba nnyo nga bagamba nti: See the chapterLuganda DC Bible 20032 Awo Abayisirayeli ne bagenda e Beteli, ne batuula eyo mu maaso ga Mukama, okutuusa akawungeezi. Ne batema emiranga ne bakaaba nnyo amaziga, See the chapter |