Abalam 21:18 - Luganda Bible 200318 Naye tetuyinza kubawa ku bawala baffe kubawasa, kubanga Abayisirayeli twalayira ne tukolimira buli aliwa Omubenyamiini muwala we okumuwasa.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Naye tetuyinza kubawa ku bawala baffe okubawasa,” kubanga abaana ba Isiraeri baali balayidde nga boogera nti, “Akolimirwe oyo awa Benyamini omukazi okuwasa.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Ate tetuyinza kubawa ku bawala baffe kubawasa, kubanga ffe abaana ba Isirayiri tweyama nga tugamba nti, ‘Akolimirwe aliwa Omubenyamini muwala we okumuwasa.’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Naye tetuyinza kubawa ku bawala baffe okubawasa: kubanga abaana ba Isiraeri baali balayidde nga boogera nti Akolimirwe oyo awa Benyamini omukazi okuwasa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU18 Bawala baffe tetuyinza kubabawa olw'ekirayiro kye twakola nti: ‘Avumirirwe oyo aliwa Benyamiini omukazi.’ ” See the chapterLuganda DC Bible 200318 Naye tetuyinza kubawa ku bawala baffe kubawasa, kubanga Abayisirayeli twalayira ne tukolimira buli aliwa Omubenyamiini muwala we okumuwasa.” See the chapter |