Online Bible

- Advertisements -




Abalam 21:16 - Luganda Bible 2003

16 Awo abakulembeze mu kibiina ne bagamba nti: “Tewakyaliwo bakazi mu Babenyamiini. Abasajja abasigaddewo, tunaabalabira wa abakazi?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Awo abakadde b'ekibiina ne beebuuza nti, “Abasajja abasigaddewo tunabafunira tutya abakazi, kubanga abakazi bonna ab'Abenyamini bazikirizibbwa?”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Awo abakadde b’olukuŋŋaana ne bagamba nti, “Abakazi b’Ababenyamini baazikirizibwa, kaakano abasajja abasigaddewo, tunabalabira wa abakazi?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Awo abakadde b'ekibiina ne boogera nti Tulirabira tutya abakazi abo abasigaddewo, kubanga abakazi bazikirizibbwa mu Benyamini?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Abakadde b'ekibiina ne bagamba nti: “Abakazi bonna mu Benyamiini bamaze ne battibwa, tuggye wa abakazi okuwa abasajja abasigaddewo?”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 Awo abakulembeze mu kibiina ne bagamba nti: “Tewakyaliwo bakazi mu Babenyamiini. Abasajja abasigaddewo, tunaabalabira wa abakazi?

See the chapter Copy




Abalam 21:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements