Abalam 21:14 - Luganda Bible 200314 Awo Ababenyamiini ne bakomawo, Abayisirayeli abalala ne babawa abawala ab'e Yebusi abatattibwa, naye ne batabamala bonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Mu biro ebyo, Ababenyamini ne bakomawo, aba Isiraeri ab'ebika ebirala ne babawa abawala be bajja e Yabesugireyaadi abattatibwa, naye ne batabamala bonna. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Awo Ababenyamini ne bakomawo mu kiseera ekyo, era ne baweebwa abawala abaawonawo ku bawala ab’e Yabesugireyaadi, naye ne batabamala bonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Awo Benyamini n'akomawo mu biro ebyo; ne babawa abakazi be baali bawonyezza okubatta ku bakazi ab'e Yabesugireyaadi: era naye ne batabamala bwe batyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Ababenyamiini ne bajja mu budde obwo, ne baweebwa bawala b'e Yabesi-Gileyaadi abaali bataliziddwawo; naye baali tebabamala bonna. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Awo Ababenyamiini ne bakomawo, Abayisirayeli abalala ne babawa abawala ab'e Yebusi abatattibwa, naye ne batabamala bonna. See the chapter |