Online Bible

- Advertisements -




Abalam 21:13 - Luganda Bible 2003

13 Awo ekibiina kyonna, ne kitumira Ababenyamiini abaali ku lwazi lw'e Rimmoni obubaka obw'okukomya olutalo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Awo ekibiina kyonna ne kitumira abaana ba Benyamini abaali mu jjinja lya Limoni obubaka obw'okukomya olutalo wabeewo emirembe.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 Awo ekibiina kyonna ekyali kikuŋŋaanye ne kiweereza abaana ba Benyamini abaali ku lwazi lwa Limoni obubaka obw’emirembe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 Awo ekibiina kyonna ne batuma ne boogera n'abaana ba Benyamini abaali mu jjinja lya Limoni, ne babalangira emirembe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 Ekibiina kyonna ne kituma ababaka, ne boogera eri Ababenyamiini abaali ku lwazi lw'e Rimmoni, ne babatuusaako obubaka obw'okutabagana.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 Awo ekibiina kyonna, ne kitumira Ababenyamiini abaali ku lwazi lw'e Rimmoni obubaka obw'okukomya olutalo.

See the chapter Copy




Abalam 21:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements