Abalam 21:1 - Luganda Bible 20031 Abayisirayeli baali balayiridde e Mizupa nti: “Tewali n'omu mu ffe aliwa wa mu Kika kya Benyamiini muwala we okumuwasa.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Abasajja ab'ebika ebirala ebya Isiraeri baali balayiridde e Mizupa nga boogera nti, “Tewabanga n'omu ku ffe awaayo muwalawe eri omu Benyamini yenna okumuwasa.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Abasajja ba Isirayiri baali beerayiridde e Mizupa nti, “Tewabanga n’omu ku ffe awaayo muwala we okufumbirwa Benyamini.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Era abasajja ba Isiraeri baali balayidde mu Mizupa nga boogera nti Tewabanga ku ffe alimuwa Benyamini omuwala we okumuwasa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 Abayisirayeli baali balayidde e Mizupa nti: “Mu ffe tewaba awa Mubenyamiini muwala we abeere mukazi we.” See the chapterLuganda DC Bible 20031 Abayisirayeli baali balayiridde e Mizupa nti: “Tewali n'omu mu ffe aliwa wa mu Kika kya Benyamiini muwala we okumuwasa.” See the chapter |