Online Bible

- Advertisements -




Abalam 2:3 - Luganda Bible 2003

3 Kale kaakano mbagamba nti sirigobayo bantu abo nga mugendayo. Banaabanga balabe bammwe, era munaakemebwanga okusinza balubaale baabwe.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Nange kyennava njogera nti Siibagobenga mu maaso gammwe naye banaabanga ng'amaggwa mu mbiriizi zammwe, ne ba katonda baabwe banaabanga kyambika gye muli.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Kaakano kyenva ŋŋamba nti, ‘Siibafubutule mu maaso gammwe, naye banaaba balabe bammwe ne bakatonda baabwe banaaba nkonge gye muli.’ ”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Nange kyennava njogera nti Siibagobenga mu maaso gammwe; naye banaabanga ng'amaggwa mu mbiriizi zammwe, ne bakatonda baabwe banaabanga kyambika gye muli.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Nange nno mbagamba nti sijja kubabagoberawo. Bajja kubakaluubiririza obulamu ne balubaale baabwe babafuukire omutego.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Kale kaakano mbagamba nti sirigobayo bantu abo nga mugendayo. Banaabanga balabe bammwe, era munaakemebwanga okusinza balubaale baabwe.”

See the chapter Copy




Abalam 2:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements