Online Bible

- Advertisements -




Abalam 2:23 - Luganda Bible 2003

23 N'olwekyo Mukama n'aleka ab'amawanga ago mu nsi eyo, n'atabagobaamu mangu era n'ataganya Yoswa kubawangula.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

23 N'olw'ekyo Mukama n'aleka ab'amawanga ag'omu nsi eyo, era teyaganya Yoswa kubawangula.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

23 Bw’atyo Mukama n’aleka amawanga gali mu nsi eyo, n’atagawaayo mu mikono gya Yoswa yadde okugafubutula mu nsi eyo nga Yoswa yaakafa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

23 Awo Mukama n'aleka amawanga gali, obutabagoba mangu; so teyabagabula mu mukono gwa Yoswa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

23 Omukama yali alese amawanga ago ne gasigalira; teyagagobaawo mangu era teyagawaayo mu mikono gya Yoswa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

23 N'olwekyo Mukama n'aleka ab'amawanga ago mu nsi eyo, n'atabagobaamu mangu era n'ataganya Yoswa kubawangula.

See the chapter Copy




Abalam 2:23

Follow us:

Advertisements


Advertisements