Abalam 2:20 - Luganda Bible 200320 Awo Mukama n'asunguwalira nnyo Yisirayeli, n'agamba nti: “Ab'eggwanga lino bamenye endagaano gye nalagira bajjajjaabwe okukuumanga, era tebakyampulira. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuukira ku Isiraeri; n'agamba nti, “eggwanga lino limenye endagaano gye nnalagaana ne bajjajjaabwe, tebakyampulira; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Mukama n’asunguwalira nnyo Abayisirayiri n’agamba nti, “Olw’okuba nga abantu bano bamenye endagaano gye nalagaana ne bajjajjaabwe, so tebagondedde ddoboozi lyange, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku Isiraeri: n'ayogera nti Kubanga eggwanga lino lisobezza ku ndagaano gye nnalagira bajjajjaabwe, so tebawulidde ddoboozi lyange; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Awo obusungu bw'Omukama ne bweserera ku Yisirayeli, n'agamba nti: “Kubanga eggwanga lino limenye endagaano gye nateekerawo bajjajjaabwe, ne batampulira, See the chapterLuganda DC Bible 200320 Awo Mukama n'asunguwalira nnyo Yisirayeli, n'agamba nti: “Ab'eggwanga lino bamenye endagaano gye nalagira bajjajjaabwe okukuumanga, era tebakyampulira. See the chapter |