Abalam 2:2 - Luganda Bible 20032 Temuukolenga ndagaano na bantu abali mu nsi eno. Mumenyewo alutaari zaabwe. Naye mmwe temukoze nga bwe nabalagira. Lwaki mujeemye? See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 mmwe temulagaananga ndagaano n'abo abatuula mu nsi muno; mumenyemenyenga ebyoto byabwe;’ naye mmwe temuwulidde ddoboozi lyange, kiki ekibakozesa bwe mutyo? See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 nammwe temukolanga ndagaano n’abantu ab’omu nsi eyo: museseggulanga ebyoto byabwe.’ Naye mmwe temugondedde kiragiro kyange: Kiki ekibakozesezza bwe mutyo? See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 nammwe temulagaananga ndagaano n'abo abatuula mu nsi muno; mumenyemenyenga ebyoto byabwe: naye mmwe temuwulidde doboozi lyange: kiki ekibakozesa bwe mutyo? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 nammwe temukolanga endagaano n'abantu b'ensi eno, naye mumenyangawo emyaliiro gyabwe.’ Naye mmwe temwampulira. Kiki ekyabakozesa ekyo? See the chapterLuganda DC Bible 20032 Temuukolenga ndagaano na bantu abali mu nsi eno. Mumenyewo alutaari zaabwe. Naye mmwe temukoze nga bwe nabalagira. Lwaki mujeemye? See the chapter |