Abalam 2:17 - Luganda Bible 200317 Naye Abayisirayeli ne batawuliriza bakulembeze baabwe. Ne bataba beesigwa eri Mukama, wabula ne basinza balubaale. Bajjajjaabwe baawuliranga ebiragiro bya Mukama, naye bano tebaakola bwe batyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Naye ne batawulira balamuzi baabwe, kubanga tebaali beesigwa, bagoberera bakatonda abalala, ne babavuunamira; ne baakyama mangu okuva mu kkubo bajjajjaabwe lye baatambulirangamu, nga bawulira ebiragiro bya Mukama; naye bo tebaakola bwe batyo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Naye tebaawuliriza bakulembeze baabwe ne bagoberera era ne basinza bakatonda abalala. Tebaakola nga bajjajjaabwe abaagobereranga n’okuwuliranga ebiragiro bya Mukama. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Naye ne batawulira balamuzi baabwe, kubanga baagenda nga bayenda nga bagoberera bakatonda abalala, ne babavuunamira; baakyama mangu okuva mu kkubo bajjajjaabwe lye baatambulirangamu, nga bawulira ebiragiro bya Mukama; bo tebaakola bwe batyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 Naye tebaawuliriza balamuzi baabwe, wabula ate badda mu kukola bwamalaaya ne balubaale n'okubavunnamira. Obuwulize eri ebiragiro by'Omukama bajjajjaabwe bwe baalaga, bo baabusuula mangu; tebaakola nga bajjajjaabwe. See the chapterLuganda DC Bible 200317 Naye Abayisirayeli ne batawuliriza bakulembeze baabwe. Ne bataba beesigwa eri Mukama, wabula ne basinza balubaale. Bajjajjaabwe baawuliranga ebiragiro bya Mukama, naye bano tebaakola bwe batyo. See the chapter |