Online Bible

- Advertisements -




Abalam 2:12 - Luganda Bible 2003

12 Ne bava ku Mukama, Katonda wa bajjajjaabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ne basinza balubaale, ab'abantu ababeetoolodde, ne babavuunamira, ne basunguwaza Mukama.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Ne bava ku Mukama Katonda wa bajjajjaabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ne bagoberera bakatonda abalala ab'amawanga agabeetooloola, ne babavuunamira, ne basunguwaza Mukama.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Ne banyiiza Mukama kubanga baagoberera era ne basinza bakatonda abalala abamawanga agaali gabeetoolodde ne beerabira Mukama Katonda wa bajjajjaabwe eyabaggya mu nsi ye Misiri.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Mukama ne bamuvaako, Katonda wa bajjajjaabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ne bagoberera bakatonda abalala, ku bakatonda ab'amawanga agabeetooloola, ne babavuunamira, ne basunguwaza Mukama.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Baayabulira Omukama, Katonda wa bajjajjaabwe eyabaggya mu Misiri, ne bagoberera balubaale ab'amawanga agabetoolodde, ne babavunnamira, ne banyiiza Omukama.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

12 Ne bava ku Mukama, Katonda wa bajjajjaabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ne basinza balubaale, ab'abantu ababeetoolodde, ne babavuunamira, ne basunguwaza Mukama.

See the chapter Copy




Abalam 2:12

Follow us:

Advertisements


Advertisements