Abalam 2:1 - Luganda Bible 20031 Awo Malayika wa Mukama n'ava e Gilugaali n'agenda e Bokimu, n'agamba Abayisirayeli nti: “Nabaggya mu nsi y'e Misiri ne mbaleeta mu nsi gye nasuubiza bajjajjammwe. Nagamba nti sirimenya ndagaano yange gye nakola nammwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Awo malayika wa Mukama n'ava e Girugaali n'agenda e Bokimu. N'ayogera nti, “Nnabaggya mu nsi y'e Misiri, ne mbaleeta mu nsi gye nnalayirira bajjajjammwe; ne njogera nti, ‘sirimenya ndagaano yange gye nnalagaana nammwe, See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Awo Malayika wa Mukama n’ava e Bokimu n’ajja e Girugaali, n’agamba nti, “Nabaggya mu nsi y’e Misiri ne mbaleeta mu nsi gye nalayira okuwa bajjajjammwe; ne ŋŋamba nti, ‘Endagaano yange gye nalagaana nammwe sirigimenya emirembe gyonna; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Ne malayika wa Mukama n'ava e Girugaali n'ayambuka e Bokimu. N'ayogera nti Nabalinnyisa okuva mu nsi y'e Misiri, ne mbaleeta mu nsi gye nnalayirira bajjajjammwe; ne njogera nti Sirireka ndagaano yange (gye nnalagaana) nammwe: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 Malayika w'Omukama yava e Gilugali n'ayambuka e Bokimu, n'agamba nti: “Nabaggya mu Misiri, ne mbaleeta mu nsi gye nalayira okuwa bajjajjammwe. Nagamba nti: ‘Sigenda kumenya ndagaano yange nammwe emirembe gyonna, See the chapterLuganda DC Bible 20031 Awo Malayika wa Mukama n'ava e Gilugaali n'agenda e Bokimu, n'agamba Abayisirayeli nti: “Nabaggya mu nsi y'e Misiri ne mbaleeta mu nsi gye nasuubiza bajjajjammwe. Nagamba nti sirimenya ndagaano yange gye nakola nammwe. See the chapter |