Online Bible

- Advertisements -




Abalam 13:9 - Luganda Bible 2003

9 Katonda n'akola ekyo Manowa kye yasaba, malayika we n'adda eri omukazi bwe yali ng'atudde mu nnimiro, kyokka Manowa bba teyali naye.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Katonda n'awulira eddoboozi lya Manowa; malayika wa Katonda najja eri omukazi omulundi ogwokubiri bwe yali nga atudde mu nnimiro; naye Manowa, bba, teyali naye.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Katonda n’awulira eddoboozi lya Manowa, malayika wa Katonda n’akomawo eri omukazi, n’amusanga mu nnimiro, naye nga Manowa bba tali naye.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Katonda n'awulira eddoboozi lya Manowa; malayika wa Katonda n'ajjira omukazi olw'okubiri bwe yali atudde mu nnimiro: naye Manowa bba teyali naye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Katonda n'awuliriza okwegayirira kwa Manowa; malayika wa Katonda n'akomawo eri omukazi ng'ali mu nnimiro. Bbaawe Manowa teyali naye.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Katonda n'akola ekyo Manowa kye yasaba, malayika we n'adda eri omukazi bwe yali ng'atudde mu nnimiro, kyokka Manowa bba teyali naye.

See the chapter Copy




Abalam 13:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements