Online Bible

- Advertisements -




Abalam 13:8 - Luganda Bible 2003

8 Awo Manowa ne yeegayirira Mukama ng'agamba nti: “Ayi Mukama, nkwegayiridde, omuntu wa Katonda oyo gwe watumye, muleke adde gye tuli, atutegeeze kye tulikolera omwana, agenda okuzaalibwa.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Awo Manowa n'alyoka yeegayirira Mukama n'ayogera nti, “Ayi Mukama, nkwegayirira, omusajja wa Katonda gwe watuma akomewo gyetuli omulundi ogwokubiri atuyigirize bwe tulikola omwana agenda okuzaalibwa.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Awo Manowa ne yeegayirira Mukama Katonda ng’agamba nti, “Ayi Mukama, omusajja wa Katonda gwe watutumidde, akomewo. Ajje atuyigirize kye tuteekwa okukolera omulenzi anaatuzaalirwa.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Awo Manowa n'alyoka yeegayirira Mukama n'ayogera nti Ai Mukama, nkwegayirira, omusajja wa Katonda gwe watuma ajje gye tuli olw'okubiri, atuyigirize bwe tulikola omwana agenda okuzaalibwa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Manowa n'awanjagira Omukama nti: “Ayi Mukama, nkwegayiridde, kkiriza omuntu wa Katonda gwe watumye akomewo gye tuli atubuulire kye tunaakolera omwana anaazaalibwa.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Awo Manowa ne yeegayirira Mukama ng'agamba nti: “Ayi Mukama, nkwegayiridde, omuntu wa Katonda oyo gwe watumye, muleke adde gye tuli, atutegeeze kye tulikolera omwana, agenda okuzaalibwa.”

See the chapter Copy




Abalam 13:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements