Abalam 13:6 - Luganda Bible 20036 Awo omukazi n'agenda n'abuulira bba nti: “Omuntu wa Katonda azze gye ndi, ng'amaaso ge gatiisa ng'aga malayika wa Katonda. Simubuuzizza gy'avudde, era tambuulidde linnya lye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Awo omukazi n'alyoka ajja n'abuulira bba, ng'agamba nti, “Omusajja wa Katonda azze gye ndi, amaaso ge gabadde nga aga malayika wa Katonda, nga ga ntiisa nnyo. Simubuuzizza gy'avudde naye tambuulidde linnya lye; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Awo omukazi n’agenda n’ategeeza bba, ng’agamba nti, “Omusajja wa Katonda yandabikidde mu kifaananyi kya malayika wa Katonda, era natidde nnyo. Simubuuzizza gy’avudde, ate era naye tambulidde linnya lye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Awo omukazi n'alyoka ajja abuulira bba, ng'ayogera nti Omusajja wa Katonda azze gye ndi, n'amaaso ge gabadde ng'amaaso ga malayika oyo owa Katonda, ag'entiisa ennyingi; so simubuuzizza gy'avudde, so n'atambuulira linnya lye: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Omukazi n'agenda eri bba n'amugamba nti: “Omuntu wa Katonda yazze gye ndi, enfaanana ye ng'ali nga malayika w'Omukama, ng'atiisa nnyo. Saamubuuzizza gye yavudde, naye teyambuulidde linnya lye. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Awo omukazi n'agenda n'abuulira bba nti: “Omuntu wa Katonda azze gye ndi, ng'amaaso ge gatiisa ng'aga malayika wa Katonda. Simubuuzizza gy'avudde, era tambuulidde linnya lye. See the chapter |